67 Mukama yaleka ennyumba ya Yusufu, n’ekika kya Efulayimu n’atakironda;68 naye n’alonda ekika kya Yuda, lwe lusozi Sayuuni lwe yayagala.69 N’azimba awatukuvu we ne wagulumira ng’ensozi empanvu; ne waba ng’ensi gye yanyweza emirembe gyonna.70 Yalonda Dawudi omuweereza...